Omwoyo, Emmeeme n’Omubiri

UShs43,500

Omwoyo, Emmeeme n’Omubiri (Spirit, Soul and Body)

Bwewazaalibwa “omulundi ogwokubiri” Wali weebuuzizaako ekyakyusibwa
mugwe? Bw’otunula mu ndabirwamu ekifaananyi kyo kisigala kye kimu
ng’omubiri gwo tegukyuse. Weesanga ng’okyeyisa mu ngeri yeemu era
ng’okyawangulwa ebikemo bye bimu ebyakuwangulanga – nga ne mu
nsonga eyo tolabawo kyakyuka. Kale bw’otyo ne weebuuza nti, naye ddala
waliwo ekyakyuka bwe nnalokoka?

SKU: LG318 Category:

Description

Kale bw’otyo ne weebuuza nti, naye ddala
waliwo ekyakyuka bwe nnalokoka?

Eky’okuddamu ekituufu eri ekibuuzo ekyo kikulu nnyo bw’oba ng’onafuna
ebyo Katonda by’agaba. Bw’oba nga tolina kumanya kuno okusookerwako,
olubeerera ogenda kuba nga weebuuza ebibuuzo ebijjudde okubuusabuusa
ebigamba nti: “Naye Katonda asobola atya okwagala omuntu afaanana
nga nze?” “Nnyinza ntya okubaako kye nsuubira okufuna okuva ewa
Katonda? Nze nga sisaanira kubaako kyenfuna kuva eri ye, kubanga siri
mulungi kimala!”

Omwoyo, Emmeeme n’Omubiri lye ssomo erigenda okuyamba okumalawo
endowooza embi nokukujjamu ebirowoozo ebijjudde okubuusabuusa
ebyonoona okukkiriza kwo.Bwoba ngokalubirizibwa okufuna Katonda
byagaba, ekitabo kino toteekwa kukisubwa!

Go to Top